Twitter | Search | |
Buganda Kingdom
This is the Official Page for Buganda Kingdom.
7,154
Tweets
166
Following
30,377
Followers
Tweets
Buganda Kingdom 19h
Abaweereza b'Obwakabaka baweereddwa ebikozesebwa mu kwetangira . Mask, Sanitizer, Sabbuuni, ebipipa ebinaaba mu ngalo, obuuma obupima ebbugumu mu mubiri, byebimu kwebyo ebibakwasiddwa Minisita atwala eby'Obulamu e Mengo Dr. Prosperous Nankundu Kavuma ku Bulange
Reply Retweet Like
Buganda Kingdom Jun 2
Replying to @kaigu55 @cpmayiga and 3 others
Ojja kujja ku Bulange kulw'okuna
Reply Retweet Like
Buganda Kingdom Jun 2
Naye Musoke tosiima, jjolyabalamu Ssaabasajja abadde yakawayo obukadde kikumi (100m) okulwanyisa Covid19
Reply Retweet Like
Buganda Kingdom Jun 2
Bino ssibituufu, mwagala kubuzaabuza bantu naye twabatebuse era tubalaba.
Reply Retweet Like
Buganda Kingdom Jun 2
Kirabika togoberera bulungi bigenda mu maaso mu ggwanga. Jjo jjuuzi Ssaabasajja yawayo obukadde 100m okulwanyisa Covid19
Reply Retweet Like
Buganda Kingdom Jun 2
They're here to stay. I doubt in which capacity one can ban them
Reply Retweet Like
Buganda Kingdom Jun 2
Zisangibwa ku Bulange e Mengo
Reply Retweet Like
Buganda Kingdom Jun 2
Ku Bulange webuli
Reply Retweet Like
Buganda Kingdom Jun 2
Point noted
Reply Retweet Like
Buganda Kingdom Jun 2
Zisangibwa ku office za Majestic Brands ku Bulange e Mengo
Reply Retweet Like
Buganda Kingdom Jun 2
Katikkiro atongozza Mask (akakookolo) z'Obwakabaka entongole ziyambeko mu kwetangira ekirwadde kya Covid19. Za shs 2000 zokka.
Reply Retweet Like
Buganda Kingdom Jun 2
Reply Retweet Like
Buganda Kingdom Jun 2
All is set. The launch of the Kingdom Masks.
Reply Retweet Like
Buganda Kingdom Jun 1
Salaam Charity Foundation etonedde Obwakabaka Quran empandiike mu Luganda era nebatonera Omumyuka wa Katikkiro Asooka Era Minisita w'eby'emirimu n'obuyiiya Prof.Twaha Kigongo Kaawaase okumwebaza obuwagirizibwe eri ekibiina kino mu ngeri ezitali zimu.
Reply Retweet Like
Buganda Kingdom May 30
Katikkiro atuuzizza President wa Rotary club of Kasangati omuggya, Elizabeth Ssempebwa azze mu bigere bya Mildred Bahemuka Mu ngeri yeemu atuuzizza President wa Rotaract ye Kasangati Ddungu Namirimu Joana, wamu ne President wa Rotaract ye Nangabo Lukiya Nakiwala.
Reply Retweet Like
Buganda Kingdom May 29
Ssaabasajja Kabaka akoze enkyuukakyuuka mu bakiise mu Lukiiko lwa Buganda. 👇 Ebisingawo
Reply Retweet Like
Buganda Kingdom May 28
Kitalo! Omusoyisoyi mu mpaka z'Entanda ya Buganda ku CBS FM John Sentongo, afudde. Afiiridde mu St George's Hospital mu South London gyabadde abeera. Ssentongo abadde mpagi Luwaga mu kusomesa oluganda mu UK ne Ireland. Afudde Covid19.
Reply Retweet Like
Buganda Kingdom May 28
Ssaabasajja asaasidde ab'enju y'Omugenzi Medard Kiwanuka Kasiita eyali Omwami w'Essaza lye Gomba olw'okuviibwako omuntu ow'omugaso eri eggwanga. Omugenzi aziikiddwa e Gomba
Reply Retweet Like
Buganda Kingdom May 27
Obwakabaka buzzeemu okukola emirimu gyabwo oluvannyuma lwa Gavumenti okuddirizaamu ku biragiro by'omuggalo Bino Katikkiro abyogeredde ku Bulange mu lukungaana lwa bannamawulire Ebisingawo bisange mu
Reply Retweet Like
Buganda Kingdom May 23
Omutanda Protection Team...ebasazeeko mu
Reply Retweet Like